Isaiah 22:12-13


12 aKu lunaku olwo Mukama Katonda ow’Eggye
yalangirira okukaaba n’okukuba ebiwoobe,
n’okwemwako enviiri
n’okwambala ebibukutu.
13 bNaye laba, ssanyu na kujaguza,
okubaaga ente n’okutta endiga,
okulya ennyama n’okunywa envinnyo.
Mwogere nti, “Leka tulye, era tunywe
kubanga enkya tunaafa.”
Copyright information for LugEEEE